- 58 -
Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni

09— Shawwal— 1444 AH
29— April— 2023 AD
07:58 AM
(Okusinziira ku ssaawa entongole eza [Mecca] mama wa tawuni zzonna)

_______________


Ekiwandiiko Ekikulu eri Amawanga gonna ag'Obwakabaka bw'ensi (zonna).

Mu linnya lya Allaah. Tewali maanyi okuggyako (agali) ne Allaah Omunene. Twaala nga ekikulu amakulu g’ekijjukizo kino mu Ayaati ezeeyolefu eza Qur’an ennene:
{وَإِذَا أَذَقْنَا النَّاسَ رَحْمَةً مِّن بَعْدِ ضَرَّاءَ مَسَّتْهُمْ إِذَا لَهُم مَّكْرٌ فِي آيَاتِنَا ۚ قُلِ اللَّهُ أَسْرَعُ مَكْرًا ۚ إِنَّ رُسُلَنَا يَكْتُبُونَ مَا تَمْكُرُونَ ‎﴿٢١﴾‏}
[سورة يونس].
Qur’an—Yunus—Suurat :10—Ayaati:21

Ne:

{۞ وَلَوْ رَحِمْنَاهُمْ وَكَشَفْنَا مَا بِهِم مِّن ضُرٍّ لَّلَجُّوا فِي طُغْيَانِهِمْ يَعْمَهُونَ ‎﴿٧٥﴾‏ وَلَقَدْ أَخَذْنَاهُم بِالْعَذَابِ فَمَا اسْتَكَانُوا لِرَبِّهِمْ وَمَا يَتَضَرَّعُونَ ‎﴿٧٦﴾‏ حَتَّىٰ إِذَا فَتَحْنَا عَلَيْهِم بَابًا ذَا عَذَابٍ شَدِيدٍ إِذَا هُمْ فِيهِ مُبْلِسُونَ ‎﴿٧٧﴾}

[سورة المؤمنون]
Qur'an—Suurat: al-Mu’minun—Suurat: 23— Ayaati: 75-77

Zo zikyiikirira abeegaana akabi k’olutalo lwa Allaah olw’omu bwengula n'olwo olu'COVID. Emirundi emeka nze gye'nnalabula mmwe n’abakulembeze b’obwakabaka bwonna obw’ensi, bannassaayansi baabwe, abakungu ba gavumenti, abasirikale, n’abantu naye ebigambo byange ne bigwa mu matu agatawulira? Ekizibu kati tekikyaali Kya bbo obutafaayo eri Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, khalifa wa Allaah ku bwa'kabaka bw'ensi yonna, o'oyo Allaah gwe yalonda. Kubanga nze ndi ani wabula omuweereza wa Allaah nga mmwe?! Naye akabi akanene ak'okubuusa amaaso (obutafaayo) eri omukulembeze w'olutalo luno olw'omu bwengula n'olwo olu'COVID! Oyo ye, Allaah O'oyo ewatari Katonda okuggyako Ye. Omulezzi wange era Omulezzi wo, era Omulezzi wama'ggulu n’ensi n’ebyo ebiri wakati wabyo, era Omulezzi wa Nnamulondo Ennene

Mazima mujja kumanya nti ebitonde bya omicron byatondebwa era tebyetonda byokka byo byennyini. Oba gwe okyeeteekako eky'okubitonda byo? Naye okimanyi bulungi ddala nti singa bonna ba virologists (abakugu abamanyi mu buwuka obunyinkuuli obw'ekika Kya virus) bakolera wamu okutondawo kyonna ku bye-bayita “Corona”, tebandisobodde(kutuuka ku) buwanguzi ne bwe baneewanirira ne bayambagana, kubanga kyo kitonde ekiramu ekirina omwooyo n’endowooza. Mwe mwandisobodde okutonda omwooyo?!
Era wano mwe muli wakati mu ssematalo ow'okuna wakati wammwe n'ekyo mwe kye'muyita Corona ate kyo si Corona; ekya'ddala bika by’obumu ku (buyitibwa) Ba-oodhwa ( بَعُوضَةً ) obwo mwe bwemutayinaako kumanya kuzingiramu, ate nga nze sitegeeza kiwuka ensiri eva mu (biwuka) ebiluma (era) ebyo ebitambuza; Ekya'ddala, ekintu ekisingayo obutono mu Kitabo ekyatondebwa Allah. Ba-oodhwa ekyo mwe kyemutayinaako kumanya kuzingiramu. Olugero olupya olw’ekitonde ekipya okuva mu bigambo bya Allah, Ow’amaanyi gonna, agwaanila amateendo, okuva mu bubonero obw’okukakasa khalifa wa Allah Al-Mahdi Nasser Mohammad Omu'Yemeni, n’okusoomooza kwa Allah okufuula khalifa We okussukkuluma n’akanyinkuuli akasembayo ennyo mu'bitonde Bye.
Nkikakasa n’ekigambo kya Allah owawaggulu Asingayo: [Al-Baqarah] 2:26-27

{۞ إِنَّ اللَّهَ لَا يَسْتَحْيِي أَن يَضْرِبَ مَثَلًا مَّا بَعُوضَةً فَمَا فَوْقَهَا ۚ فَأَمَّا الَّذِينَ آمَنُوا فَيَعْلَمُونَ أَنَّهُ الْحَقُّ مِن رَّبِّهِمْ ۖ وَأَمَّا الَّذِينَ كَفَرُوا فَيَقُولُونَ مَاذَا أَرَادَ اللَّهُ بِهَٰذَا مَثَلًا ۘ يُضِلُّ بِهِ كَثِيرًا وَيَهْدِي بِهِ كَثِيرًا ۚ وَمَا يُضِلُّ بِهِ إِلَّا الْفَاسِقِينَ ‎﴿٢٦﴾‏ الَّذِينَ يَنقُضُونَ عَهْدَ اللَّهِ مِن بَعْدِ مِيثَاقِهِ وَيَقْطَعُونَ مَا أَمَرَ اللَّهُ بِهِ أَن يُوصَلَ وَيُفْسِدُونَ فِي الْأَرْضِ ۚ أُولَٰئِكَ هُمُ الْخَاسِرُونَ ‎﴿٢٧﴾‏}

[سورة البقرة].
Qur'an—al-Baqarah— Ayaats: 26-27 — Surati: 02

Enfunda eziddirinŋŋana nga ffe tujjukiza abawagizi bange n'abanoonyi b'amazima okwetoloola ensi yonna nti nze siyagala kuddamu kuwandiika biwandiiko bipya ebikwata ku kye'bayita "Corona", nze nnamaze dda okulangilira Omicron ng'akatyabaga k'ensi yonna. Okwawukanako ku ggye ery’ekkooti enjeru, nze tekibangawo okwekontana nze mwennyini. Allaah yatandika olutalo luno olw’abajaasi abasengekeddwa (obulungi) abateekeddwa mu bibinja by'enkalala z’amagye agawagira (ga'nnaago). Buli kimu kikugu mu lutalo, (nga) kyaangu okusingako elyaanyi (ejje) elyakisooka, (nga) lya'bulabe mu kutegeka (olukwe), liwaanvu mu ntegeela, obukugu, n’amagezi, era nga liweeleddwa okuva ku Allaah ebyeetaago by’olutalo, nti oba oli'awo musobole okufumiitiriza ku Allaah O'oyo eyatonda, eyawwa, eyayigiriza, nabuteekateeka bwo okussukkuluma amaanyi ku bannassaayansi b’ensi yonna kale kabasingira ddala mu bye ki'ssaayansi. Kino kiri eri abo abeegaana Allaah okujjukizibwa era bamanye n’okumanya okukakafu nti ddala emabega w’ebitonde ebilamu bino ebipya waliwo omutonzi O'oyo gwe gwotayinza kwenkanyankanya ku; O'oyo ye, Allaah O'oyo ewatari Katonda okuggyako Ye, Ow'ekitiibwa era owawaggulu asingayo ye'Ye

Era nze kindabikila nga ekitongole ky'ebyobulamu mu'nsi yonna kyagala kulangilira okuggwaawo kwa COVID-19! Naye nze, khalifa owa Allaah al-Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni, buli'kiseera abawakanya bbo ne diguri kikumi mu kinaana 180 enzijjuvu n’obutatitiila n’okweyagala, nnangilira obwetegefu bw’amagye agayingilira amangu, agasinga okuleeta oku'ffa n’okukyunya ennyo. Nze Nabalabula dda nga'tekinnaba ku bbwo nga nsuubira nti mwe mwandikitegedde nti mwe mwetabye mu lutalo olwa nnamaddala —so si ekika ekilagibwa mu firimu za Hollywood — (wabula) mu luno amagye aga'ddala aga Allaah gasinga mu class (outclassing oba okusinga mubuli'kimu) amaanyi g’amagye gammwe.

Nze kino nkigamba omulundi ogw’olukumi, muyimuse emikono gya'mmwe mu'bbanga nga weewaayo eri Omulezzi w’ensi zonna, nga mulangirira okweewaayo kwammwe gy’Ali nga mugondera oyo gwe yalonda okuba Khalifa We ku bwa'kabaka bwonna obw’ensi yonna; ku lukalu n’ennyanja. Nze nnangirira mu lulimi oluzaaliranwa olw’e Yemen ekyo Allaah kye'yandagira okwogera: "Abange mwe, mukkirize o'oyo Allaah gw'Alonze."
Oluwalabbu:
يا خُبره، ارتَضوا بمَن اختَارَهُ الله

Kikomye

Kuno kwe kulabula okusembayo okuva eri Allaah Omuyinza wa'byonna, agwaanila amateendo, O'oyo asingayo okumanya ebiri munda mu mmwe myenyini. Kiki ekilowoozo kyammwe kw'oyo Allaah gw'awagira?! Osobola okukilaba nti, oba oyagala oba toyagala, Ajja kumuwagira n’okumuwa amaanyi ku ttaka n'enyanja eby'ensi yonna?

Ebbanga paanvu Allah yabalindiriza mwe akaseera oluvannyuma lw'akaseera olwo mwe musobole okulowooza olwo musituke kulwa Allaah babiri oba kinnoomu mulowooze lwaki bano abaserikale ba COVID abaddirinŋŋana bagenda mu maaso n’olutalo lwabwe olw’ensi yonna nga bayita mu nkulaakulana empya eya COVID mu lutalo lwa Allaah olw'oluCOVID?

Era lwaaki enjuba, ensi, n'embeela y'obudde byeyongera ku'bijja ekili kulw'olutalo lwa Allaah olw'obwengula okuleetebwa okusembelera kwa senŋŋendo Saqar? Mwe muteeka okubeera abakakafu nti tewari kudda mabega mu lutalo lwa Allaah olw'obwengula olweyolese. Abange abatakkiririza mu'Katonda, mwe mulaba nti olutalo lwa Allaah olw'obwengula lwaakoma? Mu'ngeri y'emu, olutalo lw'abasirikale ba COVID abo abakuba omusaayi telwa'yimilira! Bbo bafuna'bufunyi bilagiro okuva ku Allaah. Ate tewari mwooyo guli'yiinza kuffa ewatari kusalawo kwa Allah mu kaseera akaalaalikibwa. Nze nnamaze dda okubasomesa nti bwo bukolera kw'ekyo ekilagiro Kya Allaah era nti temuli'sobola (kufuna) kumanya kuzingiramu okukwaata ku nsibuko ya Corona n'ekyaama kyaayo ekyekusifu obulungi mu Qur'an ennene. Mwe temuli'manya okuva wa Allaah gye'yabalumba mwe (ng'akozesa) bwo. Era Ye asindikila mwe amaanyi agayambako agaddirinŋŋana n'ebigambo Bye eby'amaanyi (ekigambo “Kibe” olwo kyo ne'kiba) kulw'okukyuuka kwammwe okuviira (okuva ku) omuyita eri amazima, nkikakasa n'ekigambo Kya Allaah Owawaggulu Asingayo:
{فَذَرْنِي وَمَن يُكَذِّبُ بِهَٰذَا الْحَدِيثِ ۖ سَنَسْتَدْرِجُهُم مِّنْ حَيْثُ لَا يَعْلَمُونَ ‎﴿٤٤﴾‏ وَأُمْلِي لَهُمْ ۚ إِنَّ كَيْدِي مَتِينٌ ‎﴿٤٥﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة القلم]
Surati: al-Qalam— Ayaats: 44-45

Teyali nze eyabasoomooza emyaaka ejisukka mw'esatu (3) emabega ku March 05, 2020 AD mu kiwandiiko n'omutwe:
Coronavirus kibonerezo ekitono'tono nga ekibonerezo ekinene tekinnaba oba oli'awo basobole okweenenya
https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=366710

Obubonero bwa Allaah bweyongedde okubeera obweyolefu eri mwe okuyita mu kusindika abasirikale Be ne ennumba, ezi'wuundiddwa (era) ezi'someseddwa okukyuukakyuuka, olwo zo zi'sobole okukola ekitari vaccini empya (kyezaagala), kizifuule zo okuba nga teziyina mugaso. Nayo bwo bwaakyuusizza olukwe lwa'bwo mu'biseera by'ebbugumu buleetere mwe obutakkiriza mu bye'muwoza: " (nti) Coronavirus alinga senyiga w'ekiseera kubanga ye atuukawo mu'biseera by'obutiti" Naye wano ekyo ekiyitibwa “Corona” kijja kuluumba mwe mu'biseera by'ebbugumu mu'biseera by'embeera y'obudde ebyookya, kale mwe wa gyemuna'ddukira? Ffe tujja kuliinda era tulabe enteekateeka ya Allaah O'omu, assukuluma amaanyi. Era nze nkontana n'okulagila kwa ekitongole ky'ebyobulamu mu'nsi yonna nga nnangilira okutuukawo kw'ekyo ekijja eky'ensi yonna ekibambulira (oba akatyabaga) Kya Omicron, n'ekilagiro Kya Allaah, kubanga mwe temwafaayo ku bubonero bwa Allaah obwo obuyitibwa "COVID-19" abasirikale abo mwe bemutamanyi kyaama kyaabwe ekyekusifu obulungi.

Nze mpa amawulire amabi eri abeegaana era ffe tukakasa eri bbo okweeyongela kw'ekyo ffe kyetwaabasuubiza n'amazima eri abo bbo abagaana ekya'ddala ky'abawagizi ba Allaah (COVID) abo abayina okukyunya okukakkari.
Nkikakasa n'ekigambo Kya Allaah Owawaggulu Asingayo:
{وَالَّذِينَ كَذَّبُوا بِآيَاتِنَا سَنَسْتَدْرِجُهُم مِّنْ حَيْثُ لَا يَعْلَمُونَ ‎﴿١٨٢﴾‏ وَأُمْلِي لَهُمْ ۚ إِنَّ كَيْدِي مَتِينٌ ‎﴿١٨٣﴾‏ أَوَلَمْ يَتَفَكَّرُوا ۗ مَا بِصَاحِبِهِم مِّن جِنَّةٍ ۚ إِنْ هُوَ إِلَّا نَذِيرٌ مُّبِينٌ ‎﴿١٨٤﴾‏ أَوَلَمْ يَنظُرُوا فِي مَلَكُوتِ السَّمَاوَاتِ وَالْأَرْضِ وَمَا خَلَقَ اللَّهُ مِن شَيْءٍ وَأَنْ عَسَىٰ أَن يَكُونَ قَدِ اقْتَرَبَ أَجَلُهُمْ ۖ فَبِأَيِّ حَدِيثٍ بَعْدَهُ يُؤْمِنُونَ ‎﴿١٨٥﴾‏ مَن يُضْلِلِ اللَّهُ فَلَا هَادِيَ لَهُ ۚ وَيَذَرُهُمْ فِي طُغْيَانِهِمْ يَعْمَهُونَ ‎﴿١٨٦﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة الأعراف].
Surati: al-Aaraf —Ayaats: 182-186

Era nze nja kwogera ekyo Allaah kye'yatulagira okwogera:
{قُلْ تَرَبَّصُوا فَإِنِّي مَعَكُم مِّنَ الْمُتَرَبِّصِينَ ‎﴿٣١﴾‏}

صدق الله العظيم [سورة الطور].
Surati: at-Tur — Ayaati: 31

Naye nze neera nja'kwogera: “Ayi Allaah, O'oyo awa obukuumi Naye tewari yenna ayinza kukuumibwa okuva ku'YE, Owaaye Omulezzi wange, nze ndi muweereza Wo, nze nkusaba GWE okutaasa abweereza BO abo singa bbo baba bategedde amazima bandiga'goberedde, mazima ekisuubizo KYO kya'mazima era YEGWE ow'ekisa asingayo mu'bonna. Ayi Allaah, lamula wakati wange n'abo abatayagala kusanyusibwa KWO mu'Gwe, mazima GWE azingako abakyaamu

Emirembe gibeera ku babaka, n'amatendo gabe ga Allaah, Omulezzi w'ensi zzonna Omufuzi owa Allaah ku'bwakabaka bw'ensi yonna, Imaamu Mahdi Nasser Mohammed Omu'Yemeni
__________________

https://nasser-alyamani.org/showthread.php?p=414601
======== اقتباس =========